Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo…
Omwogezi wa Uganda Police Force Rusoke Kituuma avuddeyo ku Bannakibiina ki National Unity Platform okukozesa bendera y’Eggwanga; “Bannayuganda abawerako bavuddeyo nga bemulugunya kukukozesa bendera y’Eggwanga. Kyabuvunaanyizibwa okuvaayo okulungamya ku nkozesa ya bendera y’Eggwanga mu tteeka lya National Flag and Armorial Ensigns Act, erinnyonyola bwekirizibwa okukozesebwa newetalina kukozesebwa.”
#ffemmwemmweffe
#UgandaDecides2026

