Omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga zebyokwerinda Gen.
Omuwabuzi wa Pulezidenti ku nsonga z’ebyokwerinda Gen. Caleb Akandwanaho (Salim Saleh), akubirizza abazirwanaku abawangalira mu ttunduttundu lya Luweero Triangle obutaggwamu maanyi, nabasuubiza nti yadde bayita mukusoomozebwa kungi naye kino bakinogedde dda eddagala era enteekateeka zigenda mu maaso.
Ono yabasabye okukwatira awamu okulaba nti balwanyisa ensonga z’ettaka nga zino zezisinga okubasubuwa mu kitundu kino.
#ffemmwemmweffe

