OMUSOMESA AGAMBIBWA OKUKUBA OMUYIZI NAAFA AKWATIDDWA

Pinterest LinkedIn Tumblr +
 
Akakiiko akalwanyisa obuli bw’enguzi n’obukenzu okuva mu maka g’omukulembeze w’Eggwanga aka Anti Corruption Unit – State House Uganda kavuddeyo nekategeeza nga bwekakutte omusomesa Mubaala Peter, eyali asomesa ku Kings Primary School Kabowa kubigambibwa nti yakuba omuyizi Atiel Beny 13, bubi nnyo ekyamuviirako okufa.
Mubaala abadde yadduka okuva mu December 2020, wakutwalibwa mu Kkooti avunaanibwe.
Share.

Leave A Reply