97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Omusajja akubye ekkanisa ya Watoto mu mbuga olw’amateeka g’okuwasa

Ekkanisa ya Watoto emu ku Kkanisa z’abalokole engundiivu mu Uganda ekubiddwa mu kkooti etawulula enkaayana za Ssemateeka nga erangibwa okuwa obukwakulizo obungi ku bantu abagenda okufumbiriganwa.

Micheal Aboneke yeyawaabye ng’agamba nti omwezi oguyise yewandiisa agattibwe mu Kkanisa ya Watoto North Ntinda mu Kampala naye agamba nti baamusaba ebbaluwa y’abazadde ebakkiriza okufumbiriganwa, ebbaluwa eraga eby’omusaayi n’okubuulirirwa.

Ye agamba nti bino birinyirira eddembe lye ery’obuntu.

About Mubiru Ali

Leave a Reply