bobi wine adduukiridde ab’e lusanja

Omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine nga aliwamu n’ababaka abalala okwabadde Latif Ssebagala Sengendo owa Kawempe North ne MP Zaake Francis Butebi owa Mityana Municipality bakyalidde abatuuze b’omu Lusanja abasendebwa amayumba gaabwe nebabatwalira ebizimbisibwa ebyenjawulo wamu n’ensimbi okusobola okuzzaawo amayumba gaabwe. Oluvannyuma balambudde omulimu gw’okulima oluguudo lw’e Namavundu.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
Temugaana bayizi kutuula bigezo wadde mubabanja – Mathew Bukenya.