Breaking
News: Anaggulangawo ebbaala nga ssaawa mwenda ezolweggulo tezinnawera kanamujjuutuka – Minisita Balaam News: Okwewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso wano e Bukoto ku Simba. News: Hon. Emmanuel Rwashande Munnakibiina ki National Resistance Movement
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 324 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM

Atemyetemye mukyala we n’amutta – Buyende

July 19, 2017 · Mubiru Ali

Police mu Disitulikiti y’e Buyende eri ku muyiggo gwa musajja Moses Waidalubi agambibwa okukkira mukyala we n’amutemaatema n’amutta nga amulanga kubaako musajja omulala gw’aganza, ate bwamaze n’akkira ne muto wa mukyala we naye n’amutemaatema kubula kumutta era n’amalamu omusulo.