Omumyuuka womwogezi wa Uganda Police Force owa Kampala Metropolitan, Luke Owoyesigyire yavuddeyo…
Bano bakwatiddwa oluvannyuma lwomukyala Nalubwama Carol okufa nga kigambibwa nti yagiira mu maka ga Kirumira.
Abakwate kuliko ne nannyini Clinic Nambalirwa Joyce Irene webaddusa Carol ngali mu mbeera mbi nga batuuka nokuwamba omulwadde olwebbanja lyobujjanjabi.
Abantu abalala 3 okuli; Naluggwa Daisy, Abaho Daphine ne Nakato Naava nga bano babadde babeera wa Brain White bakwatiddwa.
Bya James Kamali
#ffemmwemmweffe

