Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 256 listening Simba FM Live

Omulamuzi wa Kkooti y’e Wakiso ayise Bobi Wine mu Kkooti yewozeeko

September 1, 2020 · Mubiru Ali
Omulamuzi omukulu owa Kkooti y’e Wakiso afulumizza ekiwandiiko ki bakuntumye eri Omukulembeze w’ekibiina kya National Unity Platform era Omubaka akiikirira Kyaddondo East mu Palamenti Robert Kyagulanyi Ssentamu aka Bobi Wine okulabikako mu Kkooti nga 16/9/2020 ku ssaawa 4 ez’okumakya yewozeeko ku misango egayamuwawabiddwa Male Mabiriizi okuli; okuwa ebimukwatako ebifu, okwewandiisa nga akozesa ebiwandiiko ebijingirire, okukyuusakyusa mu biwandiiko.