Omulamuzi wa Kkooti Esookerwako mu Disitulikiti ye Kayunga John Francis Kaggwa akalizze omukazi kalittima emyaka 7 oluvannyuma lwokumusingisa
🚨 Omulamuzi wa Kkooti Esookerwako mu Disitulikiti y’e Kayunga John Francis Kaggwa akalizze omukazi kalittima emyaka 7 oluvannyuma lwokumusingisa omusango gwokwokya omwana omuwala emikono gyombi ngamulanga kubba nva za kyanyanja.
Nyake Malitah 38, nga mutuuze ku kyalo Kiyuya mu Gombolola y’e Busaana mu Disitulikiti y’e Kayunga, yayokya Rose Nakanjako, 17.
Bya Shanitah Nalubowa
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

