Breaking
News: Tulina kyetuyita okugwa mu bintu, Bika ki ebya Buganda ebyali bigudde mu bintu ku bwa Katikkiro? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya akaseerezi kafuuse akaseerezi atubira aba atumidde ne leero lindirira envuuma zabakontanyi News: Ekitongole ekivunaanyizibwa ku ddagala mu Ggwanga ekya National Drug Authority NDA kyakutte abantu 2 abagambibwa nti babadde bajjingirira wamu
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 379 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Kasasiro munoonye gyemumutwala – Mmeeya Kalema

October 9, 2024 · Mubiru Ali

Meeya wa Katabi Town Council Ronald Kalema agadde ekifo awayiibwa kasasiro e Nkumba oluvannyuma lwa Entebe Municipality obutavaayo ku byebakaanyako ne prime minister webabasisikana ku nsonga yakasasiro.

Ebimotoka bya kasasiro okuli; ebya Uganda Police Force, Nabugabo Updeal, Domestic waste ne Homeklin ebibadde bitisse kasasiro bigaaniddwa okumuyiwa mu kifo kino. Meeya Kalema abalagidde okugenda bayiwale kasasiro mu kifo ekirala kuba ekyabwe kitono nnyo.

Bya Shanitah Nabwabye Entebe

#ffemmwemmweffe