97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Omulamuzi Ndiwalana abadde awozesa Bobi Wine ne banne akyusiddwa

Omulamuzi w’eddaala erisooka Ndiwalana Yunus nga ono yabadde mu mitambo gy’omusango ogw’okulya mu nsi olukwe oguvunaanibwa Omubaka Kyagulanyi Ssentamu, Kassiano Wadiri n’abalala akyusiddwa nagibwa e Gulu natwalibwa e Iganga ate ye abadde e Iganga Kintu Imoran Isaac nazzibwa e Gulu munkyuukakyuuka ezikoleddwa ekitongole ekiramuzi.

About Mubiru Ali

Leave a Reply