News Omukuumi yekubye essasi mu Kampala By Mubiru Ali May 18, 2023 1 min read Kitalo!Omukuumi wa Kkaampuni ya SGA Security atanaba kutegeerekeka mannya yeekubye amasasi agamuttiddewo ku Mukwasi House, Lumumba Avenue.Uganda Police Force etutte omulambo gwe mu Ggwanika ly’eddwaliro e Mulago.
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimiddwa olwa kaweefube wokulwanyisa mukenenya. Nov 14, 2025
Liirino eggwanga lyabantu omusajja bwe yeegombayo omuwala asooka kuwaayo nte si emu si bbiri wab… Nov 9, 2025