Omukolo omukulu ogwAmazaalibwa ga Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II agemyaka 71 gugenda kubeera mu Lutikko e Namuŋŋoona mu kkanisa yOmutukuvu
Omukolo omukulu ogw’Amazaalibwa ga Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’emyaka 71 gugenda kubeera mu Lutikko e Namuŋŋoona mu kkanisa y’Omutukuvu Nicholas.
Ab’enzikiriza y’Abasoddokisi be bagenda okulemberamu emikolo gy’okusabira Ssaabasajja Kabaka omwaka guno. – Owek. Kaawaase

