Breaking
News: Rev. Fr. Achilles Mayanja Ssali nga ye Cathedral Administrator wa Lubaga, yavuddeyo nawa Gavumenti amagezi ku milamwa gwa bulungi bwansi. News: Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni alonze Hon. News: Oooo…..kiikyo kiikyo! Ngokyebuuza nti ekyo kiki? Takula omutwe oyanukule kino
ON NOW Neyimbira Byange 2026
Now Playing ยท 196 listening Simba FM Live
neyimbira show photo

On Air

Neyimbira Byange 2026

Jimmex - Sula - Liana

Luganda quick 9:00 PM - 12:00 AM
News

Omuduumizi wEggye lya UPDF General Muhoozi Kainerugaba alonze…

February 12, 2026 · Radio Simba

Omuduumizi w’Eggye lya UPDF General Muhoozi Kainerugaba alonze Brigadier General Jackson Pande Kajuba ng’Omuduumizi omuggya owa UPDF Armoured Division esangibwa e Kasijagirwa Masaka. Ono adidde Major General Deus Sande eyafudde olunaku lweggulo mu bigere.
Brigadier General Pande Kajuba yabadde omumyuuka wa Major General Deus Sande. Colonel Wilson Bagonza Rwakanara okuva Special Forces Command (SFC) akuziddwa okutuuka ku ddaala lya Brigadier General nafuulibwa Deputy Commander, UPDF Armoured Division.
#ffemmwemmweffe

Radio Simba News