Omukolo ogwokwebaza ogwategekeddwa abadde Ssaabalamuzi wa Uganda Omulamuzi Alfonse Chigamoy Owiny-Dollo mu kisaawe kya Kaunda mu Kibuga Gulu.
🗳️ Omukolo ogwokwebaza ogwategekeddwa abadde Ssaabalamuzi wa Uganda Omulamuzi Alfonse Chigamoy Owiny-Dollo mu kisaawe kya Kaunda mu Kibuga Gulu. Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni, Baminisita mu Gavumenti eya wakati, Abakulembeze b’Ennono, Bannamaggye wamu ne Bannabyabufuzi bebamu ku bagenyi abayite ku mukolo guno.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

