Breaking
News: Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II buli lwalabikako eri abantu be liba ssanyu gyereere! News: Mmeeya wa Nansana Municipality Sserunkuuma JohnBosco olunaku olwaleero asisinkanye abasuubuzi bo mu Katale ka Nansana Daily Market, ku Masitowa, News: Minisitule yebyentambula nenguudo mu Ggwanga eguddewo mu butongole olutindo ku mugga Katonga ku luguudo lwe Masaka okutandika okukozesebwa
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 140 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

EC eyongezzaayo okulonda kwa Pulezidenti ne ba MP

October 21, 2025 · Mubiru Ali
Ssentebe w’Akakiiko k’ebyokulonda aketengeredde aka Independent Electoral Commission Uganda Omulamuzi Simon Mugenyi Byabakama avuddeyo nategeeza nga bwebongeddeyo okulonda kwa Pulezidenti ne Bammemba ba Palamenti okuva ku 12 January 2026, okudda nga 15 January, 2026. Bino abyogeredde mu Lukiiko lwa Bannamawulire ku kitebe ky’Akakiiko.
#ffemmwemmweffe
#ugandadecides2026