BREAKING NEWS
MBU: Protected: Zuri Ride: Redefining Personal Transportation – Royal Jeff Ventures Into Taxi Business Observer: Gov’t seeks parliamentary approval for Shs 6 trillion already spent last year MBU: Alien Skin’s dangerous bike stunts worry fans after latest accident Observer: M23 rebels: Entebbe mayor Rulinda loses Shs 273m case against Stanbic bank Pulse Uganda: World Oral Health Day: Unilever campaign targets school children in Kampala, Wakiso Pulse Uganda: Nameere served election petition through newspapers after refusing court notice

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Omukazi asudde abaana be babiri – Kayunga

Police e Kayunga eri ku muyiggo gwa kuwenja mukazi agambibwa okuba nga yasudde abaanabe ku kyalo Nkokonjeru – Bulawula mu Gombolola y’e Kitimbwa ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Kayunga.

Abaana bano muwala na mulenzi ng’omu wa mwaka gumu omulala wa myaka 2 . Omusasi waffe Kato Vincent eyo agamba nti Police eteebereza nti oba oli awo omukyala ono abadde takyasobola kulabiririra baana be kyavudde abasuula .

Police esazeewo kuddusa baana bano mu ddwaliro ly’e Kayunga  era abasawo nebabatuuma amannya nga ow’emyaka 2 abamutuumye Ssuubi Bob so nga ate ow’omwaka ogumu nebamutuuma Mukisa Livingstone

 

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply