Breaking
News: Abatamiivu e Nebbi batonedde Ekereziya ssente. News: Bannayuganda abawulira nti Uganda teriimu mirembe mugifulume – Krina Styla News: Gasimbagane-Rwomushana-Ensi yonna ekaaba naye mmwe muwoggana musaba nga Bakafiiri! Mubafunamu ssente
▶ UP NEXT Lutaba Njaliire 4:00 PM - 8:00 PM
Now Playing ยท 144 listening Simba FM Live

abaana embeera mwebasomera yennyamiza

February 15, 2019 · Mubiru Ali

Ng’olusoma lw’omwaka 2019 lwakatandika, abayizi mu ssomero lya Pulayimale erya Budaali Islamic P/S erisangibwa mu disitulikiti y’e Namutumba embeera gye basomeramu eyungula ezziga!
Amatofaali ge gakola nga entebe ate abamu ne batuula ku ku ttaka olwo ne bawanirira ebitabo mu ngalo okusobola okuwandiika ebibasomesebwa!