Breaking
News: IGG agudde emisango ku Chris Obore ne banne abalala 6 era nasaba basindikubwe mu Kkooti Enkulu bavunaanibwe emisango egyekuusa ku bukenuzi News: Awali Omukka-Ssewandagi-Balaam okuswaza Nameere Omuganda ogenderera ki? Obikola eno ate e Bunyoro? News: Yiino kkampuni ekoze tisaati ngomuntu ogyambalira omwezi gumu nga tagyozezza.
ON NOW Simba Taxi ▶ UP NEXT Ebyemizannyo 1:00 PM - 2:00 PM
Now Playing ยท 268 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Taxi

Connie Nalugwa

Mid MORNING SHOW 10:00 AM - 1:00 PM

Omukazi asudde abaana be babiri – Kayunga

January 6, 2017 · Mubiru Ali

Police e Kayunga eri ku muyiggo gwa kuwenja mukazi agambibwa okuba nga yasudde abaanabe ku kyalo Nkokonjeru – Bulawula mu Gombolola y’e Kitimbwa ekisangibwa mu Disitulikiti y’e Kayunga.

Abaana bano muwala na mulenzi ng’omu wa mwaka gumu omulala wa myaka 2 . Omusasi waffe Kato Vincent eyo agamba nti Police eteebereza nti oba oli awo omukyala ono abadde takyasobola kulabiririra baana be kyavudde abasuula .

Police esazeewo kuddusa baana bano mu ddwaliro ly’e Kayunga ย era abasawo nebabatuuma amannya nga ow’emyaka 2 abamutuumye Ssuubi Bob so nga ate ow’omwaka ogumu nebamutuuma Mukisa Livingstone