Omubaka Yusuf Nsibambi Munnakibiina ki National Resistance Movement
🚨 Omubaka Yusuf Nsibambi Munnakibiina ki National Resistance Movement – NRM agamba buli musibe Munnakibiina ki National Unity Platform ekibiina kimufunako ensimbi ddoola 1000 okuva Ebweru w’Eggwanga nga zino zirina kulabirira Famire ye nti wabula zino ekibiina zikyezibika tezituuka mu bantu baabwe.
Nsibambi agamba nti ekizibu kya NUP ekisinga kwekubeera nti abakifuga ba Fire Base abataganya balina kyebamanyi kubaako kyeboogera mu Kibiina.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

