Omubaka wa Mawokota South easala eddiiro okuva mu Forum for Democratic Change nadda mu National Resistance Movement
Omubaka wa Mawokota South easala eddiiro okuva mu Forum for Democratic Change nadda mu National Resistance Movement – NRM agamba nti yasuulawo Kizza Besigye kuba takiririza mu byabufuzi birimu kulonda so nga ye okulonda akulaba n’emotoka ekutuusa ku buwanguzi. Ono yebuuza nti omuntu atakiririza mu byabufuzi birimu kulonda obeera okiririza mu ki?
Ono alumbye Pulezidenti wa National Unity Platform Kyagulanyi Ssentamu Robert aka Bobi Wine gwagambye nti kyalina kwekukyamuukiriza abantu mpozzi nobuwagizi bwabantu abatal8na gwebayinza kuwagira naye talina busobozi bwakubeera Pulezidenti.

