Breaking
News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu! News: Minisita avunaanyizibwa ku byentambula nenguudo Hon. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga Nsisinkanye abaami beggombolola okuva mu masaza ga Buganda, twogedde ku nsonga ezenjawulo naddala engeri gye
ON NOW Ennyimba Ezaffe ▶ UP NEXT Emambya ESaze 4:00 AM - 7:00 AM
Now Playing ยท 317 listening Simba FM Live
ennyimba show photo

On Air

Ennyimba Ezaffe

Mc Kakos Soldier

Sampling the most listened to songs from Uganda 12:00 AM - 4:00 AM
News

Akwatidde ekibiina ki National Resistance Movement – NRM…

December 5, 2025 · Radio Simba

Akwatidde ekibiina ki National Resistance Movement – NRM Yoweri Kaguta Museveni alangiridde enteekateeka ey’okussaawo ekkolero eryongera omutindo ku kibala ekya c9coa mu Disitulikiti y’e Bundibugyo okusobola okuganyula abantu baayo.

Museveni okwogera bwati asinzidde mu lukungaana lwakubye e Bundibugyo nga luno lutegekeddwa ku kisaawe kye ssomero lya Bumudu Primary School.

Museveni ategeezezza nti omulimu guno gwali gwatandikwako wabula ba musigansimbi abaali baweereddwa eddimu nebalemererwa okugukola olwebyekwaso ebitono, kyokka nga kati wetwogerera yamaze dda okufuna bamusigansimbi abagenda okuddukanya ekkolero lino nga omulimu guno bagutegeera bulungi.
Museveni era asuubizza nga Gavumenti ye ekisanja ekijja bwegenda okuddaabiriza amalwaliro ga Gavumenti mu kitumdu kyonna, nga wano akubirizza abaayo okwettanira ebyobulamu ebiteereddwawo Gavumenti.
Museveni takomye okwo bano abakuutidde okussa eriiso egyogi ku bakulembeze okukomya ebikolwa eby’okubba eddagala malwaliro kko ne nsimbi ezisibwawo Gavumenti o

Radio Simba News