Omubaka omukyala owa Kampala era nga yomu ku Bannamateeka ba National Unity Platform, Hon.
Omubaka omukyala owa Kampala era nga y’omu ku Bannamateeka ba National Unity Platform, Hon. Shamim Malende wamu nakwatidde ekibiina ki NUP bendera ku kifo ky’Omubaka omukyala owa Disitulikiti y’e Ssembabule Nina Roz Akankunda aka Nina Roz wamu ne Bannakibiina abalala batuuse dda ku Kkooti Enkulu e Mbarara okulaba nti Bannakibiina abatwalibwa mu Kkooti eno beyimirirwa.
#ffemmwemmweffe
#protestvoteug
#UgandaDecides2026
#AnewUgandaNow
#ANewUganda

