Omubaka Kyagulanyi asidinkiddwa ku alimanda mu komera e Gulu

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omulamuzi wa Court ya Chief Magistrate e Gulu asindise Omubaka ku alimanda mukomera e Gulu okutuusa lwanadda ne banne mu nga 30-August. Omulamuzi agambye nti okusinziira ku mbeera y’obulamu bwe akirizza omusawo we okumwekebejja era nti walaba nti yetaaga okufuna obujanjabi obwenjawulo akiriziddwa Kkooti atwalibwe afune obujanjabi wamu nebanne abali mumbeera eyo. Abo abatalina busobozi bwa ddwaliro obwabwe, omulamuzi alagidde ab’ekitongole kya makomera okubatwala mu malwaliro bafune obujanjabi.

Share.

Leave A Reply