Omubaka akiikirira Kawempe North Munnakibiina ki National Unity…
Omubaka akiikirira Kawempe North Munnakibiina ki National Unity Platform Elias Luyimbaazi Nalukoola avuddeyo ku ky’Omubaka wa Mawokota South Munnakibiina ki Forum for Democratic Change Yusuf Nsibambi; “Hon Nsibambi yali musomesa wange era ng’atusomesa yatusaba obutayingira bya bufuzi kuba tuli abagezi nnyo naye ate twewunya ng’atusoose okubiyingira n’agenda mu Palamenti.”
#ffemmwemmweffe


