97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Olutindo UNRA lweyakakola enaku 4 emabega luzzeemu neruggwamu e Mbale

Ebyentambula bisanyaladde ku luguudo lwa Mbale- Busamaga-Bufumbo oluvannyuma lwolutindo okuggwamu nga wakayita enaku 4 zokka nga ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority – UNRA kimaze okuluzzaawo.
Olutindo luno lwali lwayonoonebwa oluvannyuma lw’emigga okuli; Namatala, Nabuyonga, Nashibiso ne Napwoli okubooga mu August omwafiira abantu 29.

Leave a Reply