Ebyentambula bisanyaladde ku luguudo lwa Mbale- Busamaga-Bufumbo oluvannyuma lwolutindo okuggwamu nga wakayita enaku 4 zokka nga ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya
Uganda National Roads Authority – UNRA kimaze okuluzzaawo.
Olutindo luno lwali lwayonoonebwa oluvannyuma lw’emigga okuli; Namatala, Nabuyonga, Nashibiso ne Napwoli okubooga mu August omwafiira abantu 29.
Leave a Reply
You must be logged in to post a comment.