Kitalo! Abantu 4 bafiiridde mu kabenje e Kyenjojo

Kitalo!
Abantu 4 bafiiriddewo mu kabenje akagudde mu Disitulikiti y’e Kyenjojo. Akabenje kano kagudde Kamukende Villa Maria nga wakava mu ttawuni y’e Kaihura ku luguudo oluva e Fort Portal okudda e Kampala.
Kigambibwa nti Bbaasi ya Kkampuni ya Baby Coach nnamba UBA 756Z etomereganye bwenyi ku bwenyi ne Fuso nnamba UBC 049B. Abalala abalumiziddwa baddusiddwa mu ddwaliro.

Zeen is a next generation WordPress theme. It’s powerful, beautifully designed and comes with everything you need to engage your visitors and increase conversions.

More Stories
President Museveni atongozza ennimiro mu Arua