97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Okujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja kwongezeddwayo

Obwakabaka bwa Buganda bwongezaayo enteekateeka z’okujaguza amazaalibwa ga Ssaabasajja ag’omwaka guno agabaawo nga 14 ogwokuna buli mwaka okutuusa nga Ssaabasajja akomyewo mu ggwanga okuva emitala wa mayanja gyali ku mirimu emitongole. Bino birangiriddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga mu Bulange e Mengo.

Leave a Reply