Breaking
News: Shakirah Namutebi nga wa myaka 24, yakwatiddwa Uganda Police Force nga kigambibwa nti asangiddwa ne ttivvi enzibe. News: Egimu ku mirimu gyOmubaka wa Palamenti egirambikibwa Ssemateeka kwekuli okukiirira abantu, okuyisa amateeka, okulondoola wamu nokutematema News: Omubiri gweyali omukozi wa Radio Simba Ffemwe Mweffe Alex Edward Ssaava Nsubuga Kigoonya Mukulu amanyiddwa ennyo nga Alex Mukulu aka Kalekyeezi
ON NOW Tokammalirawo ▶ UP NEXT Mukulikeeyo 4:00 PM - 6:00 PM
Now Playing ยท 382 listening Simba FM Live
tokammalirawo show photo

On Air

Tokammalirawo

Sureman Segawa

2:00 PM - 4:00 PM 2:00 PM - 4:00 PM

Poliisi ekutte abayizi abagambibwa okutandika omuliro ku ssomero

July 30, 2019 · Mubiru Ali

Poliisi y’e Kasangati yakutte abayizi 7 okuva ku ssomero lya Namirembe Hillside High School erisangibwa e Kitetikka ku byekuusa ku muliro ogwakwata ekisulo ky’abalenzi wiiki ewedde.
Omumyuuka w’omwogezi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire yategeezezza nti abayizi bano bakwatiddwa kubigambibwa nti bebakuma omuliro ogwatandikira mu Library wamu n’ekisulo ky’abalenzi.