97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Nkomyeewo kuteeseza bantu bange – Hon. Ssegiriinya

Omubaka wa Kawempe North Munnakibiina kya National Unity Platform Hon. Ssegiriinya Muhammad olunaku olwaleero lwasuubirwa okudda mu Palamenti gyamaze ebbanga lya kumpi ebiri nga talinnya. Olwaleero ku ssaawa munaana ezemisana lwasuubirwa okwogerako mu Palamenti era ayanje n’ensonga z’abantu bakiikirira.

Leave a Reply