Newuunya omuntu agaana okusasula omusolo gwa OTT mbu akozesa VPN – Tumwebaze By Mubiru Ali July 17, 2018 1 min read Minister Frank Tumwebaze avuddeyo natabukira Bannayuganda abakozesa VPN obutasasula musolo gwa OTT, agamba nti yewuunya omuntu gyajja obuvumu nataswala okuwa ssente eyayiiya VPN nga ezikubisaamu ebitundu 30 ogwo omusolo gwalina okusasula ogwa OTT?