Breaking
News: Aneewandiisa mu Ngule kukyagenda mu maaso buli lunaku e Bukoto ku Simba. News: Abantu 4 abagambibwa okutta eyali omuduumizi wa Kkiraabu ya SC Villa David Owor, baleeteddwa ku Kkooti yOmulamuzi we Makindye okusomerwa emisango News: Olutindo -Balimwezo-Waliwo Omubaka wa Palamenti eyali yawamba ettaka lyessomero! Wewuunye abantu!
▶ UP NEXT Wolokoso 9:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 543 listening Simba FM Live

UNRA egaddewo ekitundu ku luguudo lwa Ntungamo-Kabale

May 3, 2020 · Mubiru Ali

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nguudo mu Ggwanga ekya Uganda National Roads Authority (UNRA) kigadde ekitundu ku luguudo lwa Ntungamo-Kabale oluvannyuma lwa pavement okukuluguka e Kaharo kiromita 18 okuyingira ttawuni y’e Kabale.