Ndi mukazi mukulu – Hon. Nasiyo
Hon. Pamela Kamugo Nasiyo mubaka w’Abakyala Budaka (NRM): Ndi Mukazi mukulu simala galagirwa ku nsonga yonna. Okugaana okuwagira ekiteeso kya NRM eky’okuwagira omusolo ggwa Mobile Money nabadde ngoberera bantu bange kyebangamba era nembasuubiza okuyimirira awamu nabo kuba bagugaana.


