Sipiika awadde Maama wa Ssegiriinya, Mukyala we wamu ne Mukyala wa Ssewanyana obukadde 5

Pinterest LinkedIn Tumblr +

Omumyuuka wa Sipiika Anita Among aduukiridde famire z’ababaka Bannakibiina kya National Unity Platform – NUP n’obukadde 5 bubayambeko okwebezaawo mu kaseera kano nga abaamu baabwe Hon. Allan Ssewanyana (Makindye West) ne Hon. Muhammad Ssegiriinya (Kawempe North) bali mu nkomyo ku alimanda. Era awadde ne Maama w’Omubaka Ssegiriinya naye obukadde 5.

Share.

Leave A Reply