Breaking
News: Omugga Ssezibwa mulongo, gwazaalibwa nomugga omulala, Mugga ki ogwo? Omukontanyi kimukanudde amaaso News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya ebyayo tebiggwaayo etinta butinsi ne Leero ekiro girindirire ku nnya. News: Katikkiro Charles Peter Mayiga agguddewo mayiro ya Bulungibwansi ku kyalo Kiryammuli mu ggombolola ya Ssaabawaali Gombe. Asimbye omuti
ON NOW Emambya ESaze ▶ UP NEXT Binsangawano 6:00 AM - 10:00 AM
Now Playing ยท 191 listening Simba FM Live
emambya show photo

On Air

Emambya ESaze

Kakos Soldier

Waking you up very early, with thrilling stories… 4:00 AM - 7:00 AM

Pulezidenti agambe Bannayuganda ekituufu – Kizza Besigye

May 24, 2022 · Mubiru Ali

Munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Rt. Col. Dr. Kizza Besigye avuddeyo nayanukula Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni ku byeyayogedde namuwa amagezi nti yabadde tasaanye kumala budde nakwogera bingi ku bbeeyi y’ebintu esusse ogwomulamuzi, wabula yandikatemye Bannayuganda nti embeera naye emususseeko olwo nabasaba besibe bbiri kuba essaawa yokugyeera etuuse kuba kyeyali agezaako okubategeeza wadde nga yetoloola.