97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

NDA ekutte ababadde batunda eddagala lya Gavumenti

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku Ddagala mu Ggwanga ekya Uganda National Drug Authority nga kikolera wamu ne Uganda Police Force kitegeezezza nga bwekikutte abantu 6 mu Kampala nga bano basangiddwa nga batunda eddagala lya Gavumenti okuli; ARVs, eryomusujja wamu nebikozesebwa okukebera akawuka akaleeta mukenenya n’ebirala ebikozesebwa mu malwaliro. Abakwatiddwa kuliko; Ambrose Mwiru ne Beinomugisha Vincent ngono abadde anoonyezebwa okumala akabanga.

Leave a Reply