97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Musajja mukulu yeekakaatise ku bbujje myaka 8 – Kalangala

Omusajja ayitibwa Mukonjo nga mutuuze ku kyalo Bbungo – Kibaale ekisangibwa mu Ggombolola ye Mugoye mu Disitulikiti y’ e Kalangala Police emukutte lwa kwekakaatika ku mwana wa myaka munaana egy’obukulu n’amugogombola obumuli .

Nnyina w’omwana ono Nakiweewa Sylivia asangiddwa ku Police y’e Kalangala ng’akaaba aga julujulu , n’ayogera ku Mukonjo nga bweyasooka olimbalimba omwana ono agende ewuwe amuwe ku micungwa agitwalire nnyina wabula bwebaatuka eyo n’amumalirao evvubirizi

About Mubiru Ali

Leave a Reply