Breaking
News: Munnamateeka Kenneth Paul Kakande ……..Hon. News: Oyo yenna aneetaba mu Ngule tosigalira, jangu nendukusa yo e Bukoto ku Simba mwewandiise. News: Luggya Bossa Tabula amaziga gamuyiseemu oluvannyuma lwomulamuzi okubasingisa omusango ye ne kizibwe we Luggya Noah omusango gwokutta eyali Omukulu
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 152 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM

Abatuuze b’e Kyambogo bazimbye Poliisi okukendeeza ku bumenyi bw’amateeka

July 2, 2018 · Mubiru Ali

Abatuuze b’e Kyambogo bazimbye Poliisi nga bayambibwako Yoshino Motor Co. Limited eya Kyambogo Highway Police Post okuyamba okukendeeza ku bumenyi bw’amateeka mu kitundu kyabwe.

Mukuwaayo Poliisi eno omuduumizi wa Poliisi mu Kampala n’emiriraano CP. Kafeero Kabugo yebaziza abatuuze olw’okusiima emirimu egikolebwa Poliisi era nabasaba okwekolamu omulimu gwa Mayumba kumi kiyamba mu kumalawo ebbanga eriri wakati wa Poliisi n’abantu.

Yagambye nti Poliisi yazizaawo Patrol mu Kampala n’emiriraano okuyambako okulwanyisa obumenyi bw’amateeka.