Mmisa yokusabira omwoyo gwa Ssaabalangira wa Buganda Godfrey…
Mmisa y’okusabira omwoyo gwa Ssaabalangira wa Buganda Godfrey Musanje Kikulwe, Omubuze kati etandise mu Ekeleziya e Lubaga.
Katikkiro wa Buganda akiikiriddwa Omumyuka we Asooka Owek. Twaha Kaawaase Kigongo, mu kusaba okwetabiddwamu Bannaalinnya; Abalangira n’Abambejja, Abaami ba Kabaka ku mitendera egy’enjawulo n’abakungubazi ab’enjawulo.
Mmisa ekulembeddwamu Fr. Emmanuel Ssebayigga.
#ffemmwemmweffe

