Nampala w’Ababaka ba Gavumenti mu Palamenti Hon. Hamson Obua avuddeyo nakukulumira Bannakibiina ki National Resistance Movement – NRM abamu bangamba nti baalina omukono era baali mabega wokuwangulwa kkwe ssaako nabo abaali ebweru wekibiina abamuviirako okuwangulwa ku kifo ky’Omubaka wa Ajuri County. #ffemmwemmweffe #ugandaelections2026 #UgandaDecides2026 #UgandaDecides #UgandaElections