Minisita avunaanyizibwa ku nsonga zettaka, amayumba nenkulaalana yebibuga Hon.
🎵 Minisita avunaanyizibwa ku nsonga z’ettaka, amayumba n’enkulaalana y’ebibuga Hon. Judith Nabakooba afunye akabenje enkya yaleero mu lutobazi lw’e Kibukuta, mu Disitulikiti y’e Mpigi, bwabadde ayolekera e Rwampara ku mukolo gwokugabira abatuuze ebyapa.
🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug

