Breaking
News: Naye nga kyosubwa okimanyi! E Kavumba kyakutte dda. News: Ensi ya Neyimbira 2026 tuli eno mu Las Vegas e Kavumba kitokota baaba. News: Neyimbira Byange Finals 2026
ON NOW Simba Sports ▶ UP NEXT Ekiggunda 8:00 PM - 12:00 AM
Now Playing ยท 160 listening Simba FM Live
simba show photo

On Air

Simba Sports

Commentary Team

2:00 PM - 8:00 PM 2:00 PM - 8:00 PM
News

Abekitongole ekivunaanyizibwa ku bitonde ebyomunsiko mu Ggwanga ekya UGANDA WILDLIFE AUTHORITY UWA olunaku lweggulo bakutte enjovu ebadde

April 1, 2026 · Radio Simba

🗳️ Ab’ekitongole ekivunaanyizibwa ku bitonde ebyomunsiko mu Ggwanga ekya UGANDA WILDLIFE AUTHORITY ( UWA) olunaku lw’eggulo bakutte enjovu ebadde ebuzizaako ab’e Kamwenge embiibya nebagitwala mu Kibale National Park e Mainaro mu Gombolola y’e Duran.
Enjovu eno eteeberezebwa okuba mu myaka 20 ngannume era ng’ezitowa kiro 3496 yateereddwako ‘GPS collar’ okusobola okugirondoola.

🌐 Soma ebipya: https://www.radiosimba.ug