Magufuli aziikibwa leero

MAGUFULI WUMMULA MIREMBE:
Pulezidenti wa Tanzania Samia Sululu Hassan; “Olwaleero tugenda kuziika omwagalwa waffe Pulezidenti Dr. John Pombe Joseph Magufuli; Ku lwa Bannansi ba Tanzania ne kulwange njagala okwebaza abantu mwenna omuli Bannaddiini, Abakulembeze b’amawanga, Bannabyabufuzi, ebitebe by’amawanga ag’enjawulo, emikutu gy’amawulire, Bannakatemba, abayimbi nabuli omu atubeereddewo mu biseera bino ebizibu. Mukama Katonda awumuzze omwoyo gwa Pulezidenti waffe mu mirembe.”

0 Shares
0 replies

Leave a Reply

Want to join the discussion?
Feel free to contribute!

Leave a Reply