97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live
News

Ku kisaawe Entebe begezezzaamu ku ngeri gyebagenda okwanirizaamu abagenyi

Olunaku lw’eggulo ku kisaawe ky’ennyonyi ekya Entebe International Airport ebitongole ebyenjawulo byegezezzaamu ku kifo awatuukira abakungu ku ngeri gyebanayisaamu Abakulembeze b’amawanga amalala wamu n’abakungu abagenda okujja okwetaba mu nkuŋŋaana okuli olwa NAM ne G77 + China.
Abagenda okukola ku bagenyi bano bayisiddwa mu ngeri yokubaanirizaamu, ebyokwerinda byabagenyi, okubakima ku kisaawe n’ebirala.

Leave a Reply