Kkulisitu azuukidde mu bafu era n’abo ababadde mu ntaana abawadde obulamu – Archbishop Yonah Lwanga
Okusaba kwa Easter mu masinzizo g’aba Orthodox wonna mu ggwanga kubadewo leero , okusaba okukulu kubadde ku kitebe ku St. Nicholas Cathedral e Namungoona nga kukulembeddwamu Archbishop Yonah Lwanga .
Aba Orthodox bajaguza Ppaasika oluvannyuma lwa wiiki nga Abakulisitaayo n’abakatoliki bamalirzza amazuukira

