Breaking
News: Abantu abamu embezzi mugirya lwakugiwoomerwa, nze ngirya lwakwesasuza – Amos Mukhwana News: Ssaabawandiisi wa National Unity Platform David Lewis Rubongoya avuddeyo nategeeza nga abebyokwerinda nga bakulembeddwamu Eggye lya UPDF ssaako ne News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya teggwa matendo etinta tinta ku abiri mu ettaano.
ON NOW Emboozi Kafunda Live ▶ UP NEXT Olutindo 7:00 PM - 8:00 PM
Now Playing · 71 listening Simba FM Live
emboozi show photo

On Air

Emboozi Kafunda Live

Kalebule

6:00 PM - 7:00 PM 6:00 PM - 7:00 PM

Kkulisitu azuukidde mu bafu era n’abo ababadde mu ntaana abawadde obulamu – Archbishop Yonah Lwanga

April 8, 2018 · Mubiru Ali

Okusaba kwa Easter mu masinzizo g’aba Orthodox wonna mu ggwanga  kubadewo leero , okusaba okukulu kubadde ku kitebe ku St. Nicholas Cathedral e Namungoona nga kukulembeddwamu Archbishop Yonah Lwanga .

Aba Orthodox bajaguza Ppaasika oluvannyuma lwa wiiki nga Abakulisitaayo n’abakatoliki bamalirzza amazuukira