97.3 FM Kampala 921. FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

Now Playing
Radio Simba Live

Kkooti egaanyi Besigye ne Mukaku okweyimirirwa

Omulamuzi wa Kkooti ya Buganda Road Asuman Muhumuza, agaanye munnakibiina kya Forum for Democratic Change – FDC Rtd. Col. Dr. Kizza Besigye wamu ne Mukaku Samuel Lubega okweyimirirwa nabazzaayo ku alimanda mu kkomera e Luzira.
Omuwaabi wa Gavumenti asabye omulamuzi okuddamu okuteekawo akakwakulizo k’obukadde 30 ku Besigye okuteebwa ku kakali ka Kkooti nti kyekijja okumulemesa okuddamu okukunga Bannayuganda wamu n’okubatataaganya.

Leave a Reply