BREAKING NEWS
Observer: Minister Anite urges boda boda riders to save for the future Observer: Woman arrested with over 100kgs of marijuana in Arua Pulse Uganda: Who is Lina Zedriga, the woman chosen to lead NUP in Bobi Wine’s absence? East News: KAMPALA: Two Women Arrested For Impersonating Landowner to Process Loan East News: Namisindwa Parish Chiefs Protest Shs179M Allowance Delay Pulse Uganda: World Oral Health Day: Unilever campaign targets school children in Kampala, Wakiso MBU: Unilever Uganda, Pepsodent Oral Health campaign targets 100,000 pupils in Central Uganda MBU: Smirnoff Fiesta, Etania bring unforgettable energy to Bbosa Hostel courtyard in Nkozi

97.3 FM Kampala

92.1 FM Mubende

Ffe Mmwe Mmwe Ffe

✓ ISO 9001:2015 Certified

Now Playing
Radio Simba Live

Kitalo! Taata awadde abaana eddagala ly’omuddo naye neyewa obutwa

Abatuuze ku kyalo Bwagonga Kanoni mu Disitulikiti y’e Kazo baguddemu ekikangambawa Ssemaka bwasazeewo okuwa abaana be eddagala eritta omuddo naye nalinywa oluvannyuma lw’okusowagana ne Mukyala we nanoba.
Andrew Mukunzi yeyasibidde abaana be babiri mu Nnyumba natandika okubawa eddagala lino okulinywa n’oluvannyuma naye neyewa obutwa.
Omu ku baana yafiiriddewo mbulaga ate ye Mukunzi n’omwana omulala nebabaddusa mu Ddwaliro lye Kagongo mu Disitulikiti y’e Ibanda gyebafiiridde nga bakatuusibwayo.

About Mubiru Ali

Radio Simba News Team — Broadcasting from Kampala, Uganda on 97.3 FM and online at www.radiosimba.ug

Leave a Reply