Breaking
News: Gasimbagane-Rwomushana- Ebyenfuna bya Uganda byadobonkana dda! Emyaka 40 bayimba oluyimba lwe lumu! News: Bobi Wine erinnya lya Ssentamu lya lugero oluggwayo nti? Ku myaka 64 egyamefuga M7 afuzeeko emeka? News: Engule World Cup Yolulimi Oluganda Nookumanya etinta era ekyatinta.
▶ UP NEXT Gospel Show 7:00 AM - 9:00 AM
Now Playing ยท 156 listening Simba FM Live

Tetugenda kuteekawo muggalo lwa Ebola – Pulezidenti Museveni

November 4, 2022 · Mubiru Ali
Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni; “Ku kirwadde kya Ebola, ekisooka tewagenda KUTEEKEBWAWO MUGGALO. Nabwekityo abantu basaanye bagende mu maaso n’emirimu gyabwe awatali kweralikirira kwonna.
Wabula tusaanye tubeere begenderezza nnyo tugoberere ebiragiro ebiteekeddwawo okuziyiza okusaasana kwa Ebola.”